2 Samuel 11:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalasi b'obusaale ne balasa obusaale mu baweereza bo nga bayima waggulu ku bbugwe, mu baweereza ba kabaka ne mufaamu abamu, n'omuweereza wo Wuriya Omukitti n'afa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abalasi basinzidde ku bbugwe ne balasa abaddu, era abamu ku baddu ba kabaka baafudde, n’omuddu wo Uliya Omukiiti naye mwe yafiiridde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalasi ne balasa abaddu bo nga bayima ku bbugwe; era ku baddu ba kabaka kufuddeko abamu, n'omuddu wo Uliya Omukiiti naye afudde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasajja ab'obusaale ne balasa abaweereza bo, nga basinziira ku kisenge, era abamu ku baweereza bo, ayi kabaka, bafudde. N'omuweereza wo Wuriya Omuhiiti naye afudde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abalasi ne balasa abaddu bo nga bayima ku bbugwe; era ku baddu ba kabaka kufuddeko abamu, n'omuddu wo Uliya Omukiiti naye afudde.