2 Samuel 11:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muka Wuriya bwe yawulira nga bba Wuriya yafa, n'amukungubagira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo mukyala wa Uliya bwe yawulira nti bba afudde, n’amukungubagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo muka Uliya bwe yawulira nga bba afudde, n'amukungubagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo muka Wuriya bwe yawulira nga bba afudde, n'amukungubagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo muka Uliya bwe yawulira bba ng'afudde n'akungubagira bba we.