2 Samuel 11:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'atuma omuntu amuzuulire omukazi oyo ye ani. N'amugamba nti: “Oyo si Batuseba muwala wa Eliyamu, mukazi wa Wuriya Omukitti?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’atuma omuntu okugenda okumunoonyerezaako. Ne bakomawo ne bamutegeeza nti, “Oyo ye Basuseba muwala wa Eriyaamu mukyala wa Uliya Omukiiti.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi n'atuma ababaka baabulirize omukazi oyo ebimufaako. Ne wabaawo eyayogera nti, “Oyo si Basuseba muwala wa Eriyaamu, mukazi wa Uliya Omukiiti?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'atuma ababaka babuulirize ebimufaako. Ne wabaawo amugamba nti: “Oyo ye Batuseba, muwala wa Eliyaamu, era muka Wuriya Omuhiiti.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'atuma n'abuuza omukazi bw'ali. Ne wabaawo eyayogera nti Oyo si Basuseba muwala wa Eriyaamu, mukazi wa Uliya Omukiiti?