2 Samuel 11:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'atuma ewa Yowabu ng'amusaba nti: “Nsindikira Wuriya Omukitti.” Yowabu n'asindika Wuriya ewa Dawudi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’atumira Yowaabu nti, “Mpeereza Uliya Omukiiti.” Yowaabu n’aweereza Uliya eri Dawudi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'atumira Yowaabu nti, “Mpeereza Uliya Omukiiti.” Yowaabu n'aweereza Uliya eri Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'atumira Yowaabu nti: “Mpeereza Wuriya Omuhiiti.” Yowaabu n'aweereza Wuriya eri Dawudi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'atumira Yowaabu nti Mpeereza Uliya Omukiiti. Yowaabu n'aweereza Uliya eri Dawudi.