2 Samuel 12:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Natani n'addayo ewuwe. Omukama n'akuba omwana muka Wuriya gwe yazaalira Dawudi, n'alwala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nasani bwe yaddayo eka, Mukama n’alwaza nnyo omwana muka wa Uliya gwe yazaala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Nasani ne yeddirayo mu nnyumba ye. Awo Mukama n'alwaza omwana muka Uliya gwe yazaalira Dawudi; Omwana n'alwala nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Natani n'addayo ewuwe. Awo Mukama n'alwaza omwana, muka Wuriya gwe yazaalira Dawudi, omwana oyo n'alwala nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Nasani ne yeddirayo mu nnyumba ye. Awo Mukama n'alwaza omwana muka Uliya gwe yazaalira Dawudi, n'alwala nnyo.