2 Samuel 12:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'atuma ng'ayita mu Natani omulanzi, amutuume Yedidiya olw'okubeera Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era olw’okwagala okwo, Mukama kyeyava atuma Nasani nnabbi n’amutuuma Yedidiya, amakulu nti ayagalibwa Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'atuma Nnabbi Nasani, n'atuuma omwana erinnya lye Yedidiya, kubanga Mukama yamwagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era n'alagira omulanzi Natani omwana amutuume erinnya Yedidiya, kubanga Mukama yamwagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'atuma mu mukono gwa Nasani nnabbi, n'amutuuma erinnya lye Yedidiya, ku lwa Mukama.