2 Samuel 12:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bbanga eryo Yowabu yalwanyisa Rabba eky'Abammoni, n'awangula ekibuga kya kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biro ebyo Yowaabu n’alwana n’abaana ba Amoni, n’awamba Labba ekibuga kyabwe ekikulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yowaabu n'alwana n'abaana ba Amoni, n'awamba Labba ekibuga kya kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yowaabu n'alumba Rabba, ekibuga ekikulu eky'Abammoni, n'akiwamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yowaabu n'alwana ne Labba eky'abaana ba Amoni n'amenya ekibuga kya kabaka.