2 Samuel 12:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yowabu n'atuma ababaka ewa Dawudi, n'agamba nti: “Nalwanyisa Rabba, ne nkwata enzizi zaakyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yowaabu n’atumira Dawudi nti, “Nnumbye Labba, era n’amazzi gaabwe ngasazeeko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yowaabu n'atumira Dawudi ababaka n'agamba nti, “Nnwanye ne Labba, ekibuga eky'amazzi nkiwambye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowaabu n'atuma ababaka eri Dawudi, n'amugamba nti: “Nnumbye Rabba ne mpamba ekifo ekirimu amazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yowaabu n'atumira Dawudi ababaka n'ayogera nti Nnwanye ne Labba, n'okumenya mmenye ekibuga eky'amazzi.