2 Samuel 13:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yabumuleetera alye, n'amubaka, n'agamba nti: “Jjangu, weebake nange, mwannyinaze.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe yagimusembereza okulya n’amukwata, n’amugamba nti, “Jjangu weebake nange, mwannyinaze.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yagimusembereza, n'amukwata n'amugamba nti, “Mwannyinaze jjangu weebake nange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe yagimusembereza alye, n'amukwata, n'amugamba nti: “Mwannyinaze jjangu weebake nange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yagimusembereza okulya n'amukwata n'amugamba nti Jjangu osule nange, mwannyinaze.