2 Samuel 13:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yonadabu n'agamba kabaka nti: “Laba, abo batabani ba kabaka be bajja; beebo ng'omuweereza wo bwe yagambye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yonadabu n’agamba kabaka nti, “Laba abaana ba kabaka bajja; kituukiridde omuddu wo kye yayogedde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yonadabu n'agamba kabaka nti, “Laba, abaana ba kabaka batuuse; ng'omuddu wo bw'ayogedde, bwe kityo bwe kiri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yonadaabu n'agamba kabaka nti: “Ssaabasajja, batabani bo baabo bajja. Nga nze omuweereza wo bwe nnaakamala okwogera, bwe kityo bwe kiri.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yonadabu n'agamba kabaka nti Laba, abaana ba kabaka batuuse: ng'omuddu wo bw'ayogedde, bwe guli bwe gutyo.