2 Samuel 13:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abusalomu bwe yadduka, n'ajja mu Gessuru, yamalayo emyaka esatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abusaalomu n’amala e Gesuli emyaka esatu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abusaalomu n'amala e Gesuli emyaka esatu (3).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abusaalomu bwe yadduka n'agenda e Gesuri, yabeerayo okumala emyaka esatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abusaalomu n'adduka n'agenda e Gesuli, n'amalayo emyaka esatu.