2 Samuel 14:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'agamba Yowabu nti: “Kale nzija kukikola. Genda oyite omuvubuka Abusalomu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka n’agamba Yowaabu nti, “Kale, nzija kukikola. Genda okime omuvubuka Abusaalomu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Kabaka n'agamba Yowaabu nti, “Kaakano nzikirizza. Genda okomyewo omuvubuka oyo Abusaalomu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka n'agamba Yowaabu nti: “Kaakano nzikirizza. Genda okomyewo omuvubuka oyo Abusaalomu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'agamba Yowaabu nti Laba nno, ekigambo kino nkikoze: kale genda omukomyewo omulenzi Abusaalomu.