2 Samuel 14:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abusalomu yazaalirwa abalenzi basatu n'omuwala omu, erinnya lye Tamari; yali muwala mulungi mu ndabika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abusaalomu n’azaalirwa abaana basatu aboobulenzi n’owoobuwala omu. Omuwala ye yali Tamali nga mukyala mulungi nnyo ku maaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abusaalomu n'azaalirwa abaana ab'obulenzi basatu n'ow'obuwala omu, erinnya lye Tamali; yali mukazi wa maaso malungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abusaalomu yalina batabani be basatu ne muwala we omu gwe bayita Tamari eyali omukazi omulungi ennyo mu ndabika ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abusaalomu n'azaalirwa abaana ab'obulenzi basatu n'ow'obuwala omu, erinnya lye Tamali: yali mukazi wa maaso malungi.