2 Samuel 14:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abusalomu yabeera mu Yeruzaalemu emyaka ebiri nga tasisinkananga kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abusaalomu n’abeera mu Yerusaalemi okumala emyaka ebiri nga talaba maaso ga kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abusaalomu n'amala emyaka ebiri (2) emirambirira mu Yerusaalemi; nga talabye ku maaso ga kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abusaalomu n'amala emyaka ebiri mu Yerusaalemu, nga talabaganye na kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abusaalomu n'amala emyaka ebiri emirambirira mu Yerusaalemi; n'atalaba maaso ga kabaka.