2 Samuel 14:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'amugamba nti: “Ogubadde?” Ye n'ayanukula nti: “Ndi nnamwandu; baze yafa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka n’amubuuza nti, “Nkubeere mu ki?” N’addamu nti, “Ndi nnamwandu baze yafa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'amubuuza nti, “ Obadde otya?” N'addamu nti, “Mazima nze ndi mukazi nnamwandu ne baze yafa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'amubuuza nti: “Obadde otya?” Omukazi n'amuddamu nti: “Zansanga dda! Ndi mukazi nnamwandu, baze yafa. Nze omuweereza wo
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'amugamba nti Obadde otya? N'addamu nti Mazima nze ndi mukazi nnammwandu, ne baze yafa.