2 Samuel 15:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubaka n'ajja ewa Dawudi n'agamba nti: “Emitima gy'abantu ba Yisirayeli gizze eri Abusalomu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omubaka n’ajja n’ategeeza Dawudi nti, “Emitima gy’abantu ba Isirayiri gigoberedde Abusaalomu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omubaka n'ajja eri Dawudi n'amugamba nti, “Emyoyo gy'abasajja ba Isiraeri giwuguse, bagoberedde Abusaalomu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omubaka n'ajja eri Dawudi n'agamba nti: “Abayisirayeli baawuguse, bagoberedde Abusaalomu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne wajja omubaka eri Dawudi ng'ayogera nti Emyoyo gy'abasajja ba Isiraeri gigoberedde Abusaalomu.