2 Samuel 15:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'agenda, n'abantu b'omu nnyumba ye bonna ne bamugoberera. Wabula kabaka yaleka bakazi be kkumi abasebeyi bakuume olubiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kabaka n’asitula n’ennyumba ye yonna ne bamugoberera, naye n’alekawo abakyala be kkumi okulabirira olubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'afuluma n'ab'omu nnyumba ye bonna ne bamugoberera. Kabaka n'aleka abakazi kkumi (10) abazaana okukuuma ennyumba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'afuluma, n'ab'omu maka ge bonna ne bamugoberera. Wabula n'alekawo abakazi kkumi okukuuma olubiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'afuluma n'ab'omu nnyumba ye bonna ne bamugoberera. Kabaka n'aleka abakazi kkumi abazaana okukuuma ennyunba.