2 Samuel 15:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zadoki ne Abiyatari ne bazzaayo Ssanduuku ya Katonda e Yeruzaalemu ne basigala eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Zadooki ne Abiyasaali ne bazzaayo essanduuko ya Katonda e Yerusaalemi ne basigala eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Zadoki ne Abiyasaali ne batwala essanduuko ya Katonda ne bagizzayo mu Yerusaalemi, n'abo ne basigala eyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Zaddooki ne Abiyataari ne batwala Essanduuko ya Katonda ne bagizzaayo mu Yerusaalemu, era ne basigala eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Zadooki ne Abiyasaali ne basitula essanduuko ya Katonda ne bagizza e Yerusaalemi: ne babeera eyo.