2 Samuel 15:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukwano gwa Dawudi Kusayi abeera ayingira ati mu kibuga, ne Abusalomu n'ayingira Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kusaayi mukwano gwa Dawudi n’atuuka e Yerusaalemi, nga Abusaalomu ayingira ekibuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Kusaayi mukwano gwa Dawudi n'addayo mu kibuga Yerusaalemi, ne bakituukiramu kumu ne Abusaalomu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Husaayi mukwano gwa Dawudi n'addayo mu kibuga Yerusaalemu, ne bakituukiramu kumu ne Abusaalomu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Kusaayi mukwano gwa Dawudi n'ayingira mu kibuga; Abusaalomu n'ayingira mu Yerusaalemi.