2 Samuel 16:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oboolyawo Omukama anaakebuka n'alaba ennaku yange, n'ansasulamu ekirungi mu kuvumirirwa kuno okwa leero.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oboolyawo Mukama anaalaba okunakuwala kwange n’ansasula obulungi olw’okukolima okwo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba olyawo Mukama anaatunuulira ekibi ekinkoleddwa, naansasula mu obulungi olw'okuvumibwa bw'entyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oboolyawo Mukama anaatunuulira ekibi ekinkoleddwako, n'ansasulamu ekirungi olw'okuvumibwa olwaleero.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mpozzi Mukama anaatunuulira ekibi ekinkoleddwa, era Mukama alinsasula obulungi olw'okunkolimira leero.