2 Samuel 16:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate era, ani gwe nandiweerezza? Si mutabani wa kabaka? Nga bwe naweereza kitaawo, bwe ntyo naawe bwe nzija okukuweereza.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nate n’aweereza ani okuggyako mutabani we? Nga bwe naweerezanga kitaawo, bwe ntyo bwe nnaakuweerezanga.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'ekirala, ani gwe nnaaweereza bwe siweereza mutabani wa mukama wange? Nga bwe nnaweerezanga kitaawo, era bwe ntyo naawe bwe nnaakuweerezanga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'ekirala, ani gwe nnaaweereza bwe siweereza mutabani wa mukama wange? Nga bwe naweerezanga kitaawo, era bwe ntyo naawe bwe nnaakuweerezanga.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate nandiweerezza ani? sandiweererezza mu maaso g'omwana we? nga bwe nnaweererezanga mu maaso ga kitaawo, bwe ntyo bwe nnaabeeranga mu maaso go.