2 Samuel 17:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekirowoozo kye ne kisanyusa Abusalomu n'abakadde bonna mu Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekigambo ekyo Abusaalomu n’abakadde bonna aba Isirayiri ne bakisiima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuteesa okwo Abusaalomu n'akusiima nnyo n'abakadde ba Isiraeri bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abusaalomu n'abakulembeze ba Yisirayeli bonna ne basiima amagezi Ahitofeeli ge yabawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo ekyo Abusaalomu n'akisiima nnyo n'abakadde ba Isiraeri bonna.