2 Samuel 17:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abusalomu n'agamba nti: “Muyite ne Kusayi Omwaruki, tuwulire naye ky'agamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Abusaalomu n’ayogera nti, “Mumpitire ne Kusaayi Omwaluki, tuwulire ky’anaayogera ku nsonga eyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abusaalomu n'ayogera nti, “Mpitira nno ne Kusaayi Omwaluki, tuwulire naye ky'agamba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abusaalomu n'agamba nti: “Kale yita Husaayi Omwaruki naye tuwulire ky'agamba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abusaalomu n'ayogera nti Mpitira nno ne Kusaayi Omwaluki, tuwulire era ye ky'anaayogera.