2 Samuel 18:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa neerimbye, ne ntunda obulamu bwange, anti tewali kisobola kukisibwa kabaka, naawe wennyini wandinneesambye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale singa mmusse ne ngwa mu mitawaana, tewandimpolerezza, kubanga omanyi nga tewali kigambo ekikwekebwa kabaka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye singa n'ajjemedde ekiragiro kya kabaka n'emutta, kabaka yandikitegedde, kubanga tewali kigambo nakimu ekikwekebwa kabaka, era naawe wennyini tewandimpolereza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era singa neetulinkirizza ne mmutta, kabaka yandikitegedde, kubanga tewali kimukisibwa, era naawe wennyini wandinneefuulidde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye singa nkoze eby'obulimba okutta obulamu bwe, (so tewali kigambo ekikwekebwa kabaka,) kale ggwe kennyini wandyeggyeeyo.