2 Samuel 18:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yowabu n'atuma Omukuusi nti: “Genda obuulire kabaka by'olabye.” Omukuusi n'avunnamira Yowabu, n'addukirawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yowaabu n’agamba omusajja Omukusi nti, “Genda otegeeze kabaka by’olabye.” Omukusi n’avuunama mu maaso ga Yowaabu n’adduka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yowaabu n'agamba Omukusi nti, “Gwe oba ogenda obuulire kabaka by'olabye.” Omukusi n'akutamako mu maaso ga Yowaabu n'adduka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yowaabu n'agamba Omukuusi nti: “Genda obuulire kabaka by'olabye.” Omukuusi bwe yamala okukutama mu maaso ga Yowaabu, n'adduka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yowaabu n'agamba Omukusi nti Genda obuulire kabaka byolabye. Omukusi n'akutamira Yowaabu n'adduka.