2 Samuel 18:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olutalo lwabuna wonna; olukoola be lwamalawo baasingira wala ekitala be kyawemmenta ku olwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olutalo ne lubuna ensi yonna, abantu bangi ne bafiira mu kibira okusinga n’abattibwa n’ekitala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olutalo ne lubuna ekitundu ekyo kyonna; ekibira ne kitta abantu bangi ku lunaku olwo okusinga ekitala be kyatta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olutalo ne lubuna ekitundu ekyo kyonna, era abantu abaafiira mu kibira ku lunaku olwo baali bangi okusinga abattibwa mu lutalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga olutalo lwabuna eyo ensi yonna: ekibira ne kitta abantu bangi ku lunaku olwo okusinga ekitala be kyatta.