2 Samuel 19:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mefiboseti n'ayanukula kabaka nti: “Atwale, kasita mukama wange kabaka akomyewo mu ddembe mu lubiri lwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baluzirayi Omugireyaadi naye n’aserengeta okuva e Logerimu n’agenda okusomosa kabaka, Yoludaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Baluzirayi Omugireyaadi n'aserengeta okuva e Logerimu; okuwerekera ku kabaka okusomoka Yoludaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Baruzillayi Omugileyaadi n'ava e Rogeliimu n'aserengeta ku mugga Yorudaani, n'agusomoka ng'ali wamu ne kabaka gwe yawerekera okumutuusa emitala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Baluzirayi Omugireyaadi n'aserengeta okuva e Logerimu; n'asomoka Yoludaani wamu ne kabaka okumusomosa Yoludaani.