2 Samuel 2:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo olutalo ne lukaalaama nnyo; abasajja ba Dawudi ne bagoba Abuneri ne basajja ba Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olutalo ne lweyongerera ddala, Abuneeri n’abasajja be ne bawangulwa abasajja ba Dawudi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olutalo olw'amaanyi ne lubalukawo ku lunaku olwo, basajja ba Dawudi ne bawangula Abuneeri n'Abaisiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo olutalo olw'amaanyi ne lubalukawo ku lunaku olwo, basajja ba Dawudi ne bawangula Abuneeri n'Abayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olutalo ne luba lukakanyavu nnyo ku lunaku olwo; Abuneeri n'agobebwa n'abasajja ba Isiraeri mu maaso g'abaddu ba Dawudi.