2 Samuel 2:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asaweli n'awondera Abuneri nga takyama kudda ku ddyo oba ku kkono ng'agoba Abuneri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Asakeri n’agoba Abuneeri emisinde, obutatunula ku mukono ogwa ddyo wadde ogwa kkono.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asakeri n'awondera Abuneeri; nga takyama ku ddyo newakubadde ku kkono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'asituka n'awondera Abuneeri awatali kuwunjawunja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asakeri n'agoberera Abuneeri; awo ng'agenda nga takyama ku mukono ogwa ddyo newakubadde ku gwa kkono okugoberera Abuneeri.