2 Samuel 2:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'amufuula kabaka afuge Gileyaadi, Asuri, Yezureeli, Efurayimu, Benyamiini ne Yisirayeli yenna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’amufuula kabaka w’e Gireyaadi, ow’Abasuuli, ow’e Yezuleeri, owa Efulayimu, owa Benyamini era owa Isirayiri yenna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyo Abuneeri gye yafuulira Isubosesi kabaka wa Gireyaadi, owa Abasuuli, owa Yezuleeri, owa Efulayimu, owa Benyamini era owa Isiraeri yonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo Abuneeri gye yafuulira Yisiboseti kabaka wa Gileyaadi, owa Abasuuri, owa Yezireeli, owa Efurayimu, owa Benyamiini era owa Yisirayeli yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'amufuula kabaka w'e Gireyaadi era ow'Abasuuli era ow'e Yezuleeri era owa Efulayimu era owa Benyamini era owa Isiraeri yenna.