2 Samuel 20:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze omu ku abo ab'eddembe era abeesigwa mu Yisirayeli; oyagala kuzikiriza ekibuga nnakazadde mu Yisirayeli. Lwaki oyagala okumira obusika bw'Omukama?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ffe bantu abaagazi b’emirembe era abeesigwa mu Isirayiri. Mwagala okuzikiriza ekibuga, nnyina w’abaana mu Isirayiri. Lwaki oyagala okumira obusika bwa Mukama?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze ndi omu ku abo abaagala emirembe era abeesigwa mu Isiraeri. Oyagala okuzikiriza ekibuga ekizadde mu Isiraeri? Lwaki oyagala okusaanyaawo abantu ba Mukama?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze ndi omu ku abo abaagala emirembe era abeesigwa mu Yisirayeli. Oyagala okuzikiriza ekibuga ekizadde mu Yisirayeli? Lwaki oyagala okusaanyaawo abantu ba Mukama?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze ndi wa ku abo abaagala emirembe era abeesigwa mu Isiraeri: oyagala okuzikiriza ekibuga ne nnyina w'abaana mu Isiraeri: oyagalira ki okumira obusika bwa Mukama?