2 Samuel 20:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Seva nga muwandiisi, Zadoki ne Abiyatari nga bakabona;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Seva ye yali omuwandiisi, Zadooki ne Abiyasaali nga be bakabona,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Seva ye yali omuwandiisi; ne Zadoki ne Abiyasaali be baali bakabona;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Seva ye yali omuwandiisi, ne Zaddooki ne Abiyataari be baali bakabona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Seva ye yali omuwandiisi: ne Zadooki ne Abiyasaali be baali bakabona: