2 Samuel 21:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi ne bamubuulira Rizupa muwala wa Aya, omusebeyi wa Sawulo, kye yali akoze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi bwe yategeezebwa, Lizupa omuzaana wa Sawulo, muwala wa Aya, kye yakola,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne babuulira Dawudi ebyo Lizupa muwala wa Aya, omuzaana wa Sawulo, bye yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne babuulira Dawudi ebyo Rizupa muwala wa Aya era nnamwandu wa Sawulo bye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne babuulira Dawudi Lizupa muwala wa Aya, omuzaana wa Sawulo, bye yakola.