2 Samuel 21:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'aggyayo amagumba ga Sawulo n'aga Yonatani mutabani we, era ne bakuŋŋaanya n'amagumba ga be baali babambye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’aggyayo amagumba ga Sawulo n’aga mutabani we Yonasaani, n’agakuŋŋaanya n’amagumba g’abo abattibwa ne baanikibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'aggyayo amagumba ga Sawulo n'amagumba ga Yonasaani mutabani we; ne bakuŋŋaanya na magumba g'abo abaawanikibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo n'aggyayo amagumba ga Sawulo n'aga Yonataani mutabani we. Ne bakuŋŋaanya n'ag'abo abaawanikibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'aggyayo amagumba ga Sawulo n'amagumba ga Yonasaani mutabani we; ne bakuŋŋaanya amagumba g'abo abaawanikibwa.