2 Samuel 21:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja bano abana baali basibuka mu Rafa mu Gati. Bafiira mu mikono gya Dawudi n'egy'abasajja be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abana baali bazzukulu b’agasajja gali agawanvu ennyo mu Gaasi, era bonna ne bagwa mu mukono gwa Dawudi ne basajja be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo abaana be baali baana be ssajja liri eriwagguufu ery'e Gaasi; ne battibwa Dawudi n'abaddu be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abana baali bazzukulu ba musajja omuwagguufu ow'e Gaati. Ne battibwa Dawudi n'abaweereza be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo abaana baazaalirwa erintu liri e Gaasi; ne bagwa n'omukono gwa Dawudi n'omukono gw'abaddu be.