2 Samuel 22:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yeebagala ku bakerubi n'abuuka, n'aseeyeeyera ku biwaawaatiro by'empewo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne yeebagala kerubi n’abuuka, n’aseeyeeyeza ku biwaawaatiro by’empewo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne yeebagala kerubi n'adduka; Weewaawo, yalabikira ku biwawaatiro by'empewo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yeebagala Kerubi n'abuuka, n'alabikira ku biwaawaatiro by'embuyaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne yeebagala kerubi n'abuuka: Weewaawo, yalabikira ku biwawaatiro by'empewo.