2 Samuel 22:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yalasa obusaale n'ababunya emiwabo, n'okubwatuka kwa laddu okw'amaanyi n'abasaanyaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yalasa obusaale n’asaasaanya abalabe n’okumyansa okw’eggulu, n’abawangula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'alasa obusaale n'abasaasaanya; N'aweereza okumyansa n'abagoba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yalasa obusaale n'abasaasaanya, yaweereza okumyansa, n'abagoba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'alasa obusaale n'abasaasaanya; N'aweereza okumyansa n'abeeraliikiriza.