2 Samuel 22:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yayima waggulu n'ambaka, n'ansikayo mu mazzi amangi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Yasinzira waggulu n’antwala n’ansika mu mazzi amangi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yasinziira waggulu n'ankwata; N'anzigya mu mazzi amangi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yasinziira waggulu n'ankwata, n'anzigya mu mazzi amangi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yatuma ng'ayima waggulu n'antwala; N'ampalula n'anziya mu mazzi amangi;