2 Samuel 22:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yamponya omulabe wange ow'amaanyi, abo abaali bankyaye, abampitiridde amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yamponya abalabe bange ab’amaanyi abankyawa, abo abaali bansinza amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amponya eri omulabe wange ow'amaanyi, Neri abo abaankyawa; kubanga bansinza amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yamponya abalabe bange ab'amaanyi, n'abo abankyawa, abansinza amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amponya eri omulabe wange ow'amaanyi, Eri abo abaankyawa; kubanga bannyinga amaanyi.