2 Samuel 22:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yanzigyayo n'antwala mu kyererezi; yamponya, kubanga aneesiimiramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yandeeta mu kifo ekigazi; yandokola kubanga yansanyukira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yanfulumya n'andeeta mu kifo ekigazi; Namponya kubanga yansanyukira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yantuusa mu kifo ekigazi n'amponya, kubanga yanjagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'anfulumya n'andeeta mu kifo ekigazi: Yamponya kubanga yansanyukira.