2 Samuel 22:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ebiragiro bye byonna bindi wano mu maaso; saawunjuka ku mateeka ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amateeka ge gonna gaali mu maaso gange, era ssaava ku biragiro bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akwata ebiragiro bye byonna, era sivanga ku mateeka ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nakwata ebiragiro bye byonna, era sivanga ku mateeka ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga emisango gye gyonna gy'abanga mu maaso gange: N'amateeka ge sigavangamu.