2 Samuel 22:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu maaso ge saaliko musango; neekuuma nze okukola ekibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sizzanga na musango mu maaso ge, era neekuumye eri obutali butuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Saalina musango mu maaso ge Ne nneekuuma mu butali butuukirivu bwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era saalina musango mu maaso ge, nneekuuma ne sikola kibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nabanga eyatuukirira eri ye, ne nneekuuma mu butali butuukirivu bwange.