2 Samuel 22:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'Omukama yanziriza ng'agerera ku butuukirivu bwange, ng'asinziira ku butukuvu bwange mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama kyavudde ansasula ng’obutuukirivu bwange bwe buli, era ng’obulongoofu bwange bwe buli mu maaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama kyavudde ansasula ng'obutuukirivu bwange bwe bwali, Era nga obulongoofu bwange bwe bwali mu maaso ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama kyavudde ampa empeera, kubanga ndi mwenkanya, era sirina musango mu maaso ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama kyavudde ansasula ng'obutuukirivu bwange bwe bwali: Ng'obulongoofu bwange bwe bwali mu maaso ge.