2 Samuel 22:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olokola abatene, naye amaaso n'ogasimba abeekuza obatoowaze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olokola abantu abawombeefu, naye amaaso go ganoonya ab’amalala n’obakkakkanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olokola abo abeetoowaze: Nokkakanya abamalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olokola abo ababonyaabonyezebwa, naye otunuulira abeekulumbaza, obatoowaze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olirokola abantu abaabonyabonyezebwa: Naye amaaso go gatunuulira ab'amalala obasse wansi.