2 Samuel 22:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebigere byange yabifaananya eby'empeewo, n'annyimiriza awagulumivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigere byange abifuula okuba ng’eby’ennangaazi, era ampanirira mu bifo ebya waggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yafuula ebigere byange nga eby'ennangaazi, era n'anteeka mu bifo ebigulumivu nga ndi mugumu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebigere byange abinyweza okutambula ng'ennangaazi. Ankuumira waggulu ku bifo ebigulumivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Afuula ebigere bye okuba (ng'ebigere) by'ennangaazi: Era anteeka ku bifo byange ebigulumivu.