2 Samuel 22:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nawondera abalabe bange ne mbaseseggula; saakyuka nga sinnabazikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nagoba abalabe bange ne mbazikiriza, so saakyuka kudda mabega okutuusa lwe baamalibwawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nayigganya abalabe bange ne mbazikiriza; So saakyuka nate nga tebannamalibwawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nawondera abalabe bange ne mbazikiriza, era saakyuka nga tebannasaanyizibwawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nayigganya abalabe bange, ne mbazikiriza; So saakyuka nate nga tebannamalibwawo.