2 Samuel 22:39 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nabakuba, tebaddamu kusituka; bangwa awo ku bigere byange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Na babetentera ddala ne batayinza kuyimuka, era bali wansi w’ebigere byange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mbafumise ne mbamalirawo ddala ne batayinza kusituka: Weewaawo, bagudde wansi w'ebigere byange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbazikirizza ne mbafumitira ddala, ne batayinza kuyimuka. Bagudde wansi w'ebigere byange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mbamazeewo ne mbafumitira ddala n'okuyinza ne batayinza kugolokoka: Weewaawo, bagudde wansi w'ebigere byange.