2 Samuel 22:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalabe bange wabakyusa ne banziruka; abankyawa ne mbazikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waleetera abalabe bange okunziruka, ne nsanyaawo abo abankyawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalabe bange banziruse, Ne nzikiriza abo abankyawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waleetera abalabe bange okunziruka, abo abankyawa ne mbazikiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abalabe bange obankubizza amabega, nzikirize abo abankyawa.