2 Samuel 22:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baalekaana, ne wabula abalokola; baawanjagira Omukama, kyokka teyabaddamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baalindirira okuyambibwa naye ne wataba n’omu ababeera, ne bakaabira Mukama, naye n’atabaanukula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baanoonya ow'okubayamba, ne wataba abawonya. Baakoowoola Mukama, kyokka n'atabaddamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baanoonya ow'okubayamba, ne wataba abawonya. Baakoowoola Mukama, kyokka n'atabaddamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baatunula naye tewali wa kulokola; Baatunuulira Mukama naye n'atabaddamu.