2 Samuel 22:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
emiguwa gy'emagombe gyanneezingirira, emitego gy'okufa gyali ginnindiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebisiba eby’amagombe byanneetooloola; n’emitego gy’okufa ne ginjolekera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emiguwa egy'emagombe gyansiba, Okulumwa okw'okufa kwankwata.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emiguwa egy'emagombe gyanneetooloola, emitego gy'olumbe ne gintaayiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emigwa egy'emagombe gyanneetooloola: Ebyambika eby'okufa byantuukako.